News
OMUYIMBI Dax Vibes muganda wa Bobi Wine azadde ‘sukaali’. Ng’ayita ku mitimbagano gye, yalangiridde nga mukyala we Aleon Nasasira bw’amuzaalidde omwana omuwala omulala. Ono ye mwana we owookusatu.
OMUWALA abadde agaanidde essimu, ababbi bamusaze obulago ne bamutta wakati mu kulaajana. Abatuuze ababadde abakambwe nabo , bakutteko omu ku babbi ne bamukuba emiggo egimuttiddewo oluvannyuma ...
Mu ngeri y'emu era e Namutumba Magada, abantu abawerako ababadde bakung’aanye, basimattuse okufiira mu kabenje ddereeva wa FUSO nnamba UAU 233 A ebadde yeetisse ssukaali , Iddi Kayondo 47 ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Poliisi e Bugweri eri mu kuyigga ddereeva wa ttakisi agambibwa okutomera omwana ow'emyaka 13 n'emulumya. Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Abatambulira ku pikipiki, abasaabaze n'abeebigere, be basinze okufiira mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde. Obubenje buno, bwasinze kuleetebwa ndiima, n'okuyisiza mu bifo ebikyamu. Akamu ku bubenje ...
Nalubowa yategeezezza nti kye kiseera okulaba ng’ ayongera okusitula eddoboozi ly’ekibuga Masaka ng’akola emirimu egyo omubaka wa palamenti gy’asaanidde okukola okuli okubaga amateeka, okulondoola ...
Pulezidenti Museveni yeebazizza Owoobusobozi olw'okubuulira enjiri eggya abantu mu bwavu ...
Omukolo gw’okuziika gwetabiddwaako baminisita, bassentebe ba LC5, ababaka ba Palamenti , bakaminsona n’ebikonge bya Gavumenti ebingi. Omugenzi yafi iridde mu kabenje e Nakifuma ku lw’e Mukono Kayunga, ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results