News
ABAKRISTAAYO mu Busaabadinkoni bw’e Kakoma mu disitulikiti y’e Rakai babugaanye essanyu oluvannyuma lw’okufuna amawulire g’okulondebwa kw’abadde Ssaabadinkoni waabwe, Can. Gaster Nsereko. Yalondeddwa ...
OMUYIMBI Dax Vibes muganda wa Bobi Wine azadde ‘sukaali’. Ng’ayita ku mitimbagano gye, yalangiridde nga mukyala we Aleon Nasasira bw’amuzaalidde omwana omuwala omulala. Ono ye mwana we owookusatu.
E Bukuya ku leediyo ya KBS Fm 89.6 Endingidi ,basanze abakozi baduuse nga n’ebyuma babisumuluddeyo kyokka basazeewo okusumululayo omulongooti ne bagenda nago nga n’ebizindalo okuli ekya Juma Male ...
Nalukoola amaze n'alayizibwa Mar 27, 2025 MUNNAMATEEKA Erias Luyimbazi Nalukoola olulayidde ku bubaka bwa Kawempe North ebibye ne bitereererawo, Sipiika wa Palamenti bw’alagidde bamuwe emmotoka ...
Ssuuna Ben gye yafunyeemu kalina ye ng’ekyapa kiri mu mannya ge yekka ng’aga Nambwayo gagyiddwaako, yabadde nga ya ffirimu za Katandika butandisi ku Bukedde TV. Okusika omuguwa n’okukkaanya nga bwe ...
Ssaabadinkoni avumiridde ebikolwa by'okukoppa ebigezo ng'asabira aba Good Foundation Preparatory Nov 01, 2024 SSAABADINKONI Canon Wasswa Ssentamu okuva ku kiggwa ky’abajulizi ekya Anglican Site e ...
Eddwaliro ly'e Lubaga linoonya obuwumbi 2 n'obukadde 200 okugula CT-Scan ey'omulembe Oct 15, 2024 Bino byogeddwa akulira eddwaliro lino, Dr.Julius Luyimbaazi mu lukuŋŋaana lwa bannamawulire olwatudde ...
The US government alleges TikTok allows Beijing to collect data and spy on users and is a conduit to spread propaganda. China and ByteDance strongly deny the claims. TikTok has challenged the law, ...
Abasibe ba bayizi ba siniya ey'okuna 109 , be batandise ebigezo byabwe mu makomera agasoba mu kkumi. Ku bano 11 batuulidde Mbarara ate 98 batuulidde Upper prison Luzira okusinziira ku mw'ogezi ...
OMUWALA abadde agaanidde essimu, ababbi bamusaze obulago ne bamutta wakati mu kulaajana. Abatuuze ababadde abakambwe nabo , bakutteko omu ku babbi ne bamukuba emiggo egimuttiddewo oluvannyuma ...
OMUSAJJA abadde amaze ebbanga nga yefuula omukozi wa kkooti n’aferera abantu okubasabira akakalu ka kkooti akaligiddwa emyezi 20 mu mbuzi ekogga. Julius Makanga 32 omutuuze w’e Butanza Wobulenzi mu ...
_________________ The Budapest Declaration on the New European Competitiveness Deal was adopted Friday at an informal European Council meeting in Budapest, outlining a strategic framework aimed at ...
Results that may be inaccessible to you are currently showing.
Hide inaccessible results